PULEZIDENTI wa America, Donald Trump asumuludde emmundu eyasse abaduumizi b’abatujju b’ekibiina kya ISIS mu Somalia n’ekankanya ne bamasinale ba Iran abeekukumye mu ‘kava’ era tebannadda ngulu.